Aha!
Oh na na na na!
Eddy Kenzo a Didi
Oh na na na na!
Remix in the dancehall
Eno ye Big Talent, eh
Ha! oh na na na na!
Kenzo, Didi
Remix ooh oh
Oh na na na na!

Jangu jangu nkulage, eh
Nkulage nkulage nkulage, eh
Nkulage omukwano gwe nina omungi
Jangu jangu nkulage
Nkulage nkulage nkulage
Nkulage omukwano gwe nina maama

Ky’ofunye leero oh oh oh
Gold muka, eh yeah (Kenzo)
Nze omusajja bulijjo, oh oh
Omulungi gw’onoonya mama (Kenzo)
Togenda kwejjusa, yeah eh
Nze gw’ofunye bulijjo gw’onoonya
Oh my lady lady lady lady babe eh eh

Nze kye manyi nakulira ku kidima ah
Mu bye nina nina stamina, eh
Ensimbi sirina sirina sirina ah
Naye omukwano gwo manyi nina (Kenzo)
Nze omusajja eyakakasa ah ah
Eby’ekiyaaye sibirina ah (Kenzo)
Kale omulungi wange maama sembera
Nkulage ebyange bye nina mama

Jangu nkulage, eh
Nkulage nkulage, eh
Nkulage omukwano gwe nina mungi
Jangu jangu nkulage, eh
Nkulage nkulage, eh
Nkulage omukwano gwe nina maama
Jangu nkulage, eh
Nkulage nkulage, eh
Nkulage omukwano gwe nina mungi
Jangu jangu nkulage, eh
Nkulage nkulage, eh
Nkulage amapenzi ge nina maama

Mwana muwala oli lucky nnyo oh oh
Nze omusajja gw’ofunye omutuufu (Kenzo)
Genda ddayo eka weebaze Katonda ah
Weebaze ekyo ky’akoledde leero oh oh (Kenzo)
Obulamu bwo buteredde mama
Mu by’omukwano oli muwanguzi oh oh
Omulungi wange maama labayo oh
Bingi bye ŋenda okukulaga ah
Nkulambuze nkulage bino nkulage biri
Biribayi, omulungi wesiimye
Ddayo mukwano weebaze Katonda ah ah
Ky’akoledde kya muwendo leero oh

Nze kye manyi nakulira ku kidima ah
Mu bye nina nina stamina (Kenzo)
Ensimbi sirina sirina sirina ah
Naye omukwano gwo manyi nina

Jangu nkulage, eh
Nkulage nkulage, eh
Nkulage omukwano gwe nina mungi
Jangu nkulage, eh
Nkulage nkulage, eh
Nkulage omukwano gwe nina maama
Jangu nkulage, eh
Nkulage nkulage, eh
Nkulage omukwano gwe nina mungi
Jangu nkulage, eh
Nkulage nkulage, eh
Nkulage amapenzi ge nina maama

Oh na na na na!
Eddy Kenzo a Didi
Oh na na na na!
Remix in the dancehall

Sweet lady
My pretty girl oh
Ŋenda kulaga omukwano ogw’ekimemette
Nkulage bino
Nkulage biri eeh eh
Oh oh omulungi wange
Oh my babe
Omulungi nange nesiimye
Kuba nkufunye
Honey nkufunye
Ogenda kubeera wange ebbanga lyonna
Kale nkufunye
Eddy nkufunye
Njagala obe wange lady
Njagala nkutwale ewa Mowzey Radio
Akuyimbire obuyimba bw’omukwano
Nkutwale n’ewa Lexus Kalema
Naye akuyimbire omulungi
Aziz Azion naye bwatyo gyali
Obuyimba bwe bulungi maama okamala
Nga bwa mukwano
Bulimu amapenzi
Eh yii, kale omulungi
Nga kw’otadde ebirungi bingi ntoko
Bye ŋenda okufunira oh my lady, eeh

Jangu nkulage, eeh
Nkulage nkulage, oh
Nkulage omukwano gwe nina mungi, oh
Jangu jangu nkulage, eh
Nkulage nkulage, eh (eeh eh)
Nkulage omukwano gwe nina maama
Jangu nkulage, eh
Nkulage nkulage, oh (stamina)
Nkulage omukwano gwe nina mungi, oh
Stamina, eh
Stamina aah ah, oh

Sweet lady
My baby girl oh
In another one Kenzo
Stamina, eh
Stamina oh ma babe, oh
Eno ye Big Talent
Stamina, eh
Stamina, oh
In another one Kenzo
Eddy Kenzo, Didi
Inna Remix ooh oh
Eno ye Big Talent
Stamina, eh
Stamina, oh
Staminaminamina stamina
In another one Kenzo
Stamina, oh
Staminaminamina stamina
Eno ye Big Talent

Read Eddy Kenzo Signal Lyrics

Share Stamina Lyrics (Remix) – Eddy Kenzo

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.