Na na na na na
Na na na na na
Ooh

Twali bangi
Nga tulina gye tulaga aah
Kaweefube wa kulaakulana eh
Ŋambe emikwano
Mujje tusabeko
Mukama atuyambe atuwe omukisa eh
Abandi baagaana eh
Abalala mbu nsaba nkomyewo
Ne balinnya bu boda bubanguye gye balaga, ah
Nafukamira Mukama annyambe
Ne musaba aah, oo oh eh
Okuva ku kusaba
Nakyukako ndi bwenti eeh eh aah ah ah
Abaagenda, ku bodaboda
Bambula, sijja kulimba tebaalaga
Naye, Mukama ate yannyamba ah eh eh
Wo wo wo, oh na na, na na na na na

Nga tonaba kubaako ky’okola,
Sooka osabe eeh eh
Nga tonaba kubaako ky’okola,
Sooka osabe eeh eh (yeah)
Mukama akuwe omukisa aah ah ah

Awali Mukama, nze sitya
Kusinziira eyo gyenvudde
N’eno gyendi
Gwe eyali obubi
Ne weekwata ku Mukama
On’onjulira aah ah aah
Asaba aweebwa ah bwe yagamba
Olindaki okumusaba? Ooh oh ooh
Mukama tasosola
Mukama agabira buli muntu, oh ooh eh yeah
Lemme tell you
God has mercy (has mercy)
Lemme, lemme tell you
God has mercy (has mercy)eh yeah
Toggwaamu suubi yeah
Toggwaamu suubi yeah

Read Abakyala Balabye Lyrics by Jamal

Share Sooka Osabe Lyrics by Jamal

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.