Ndikuwaki Lyrics by Pallaso

Eeh..eddie dee, kama ivan (eeh)

Ndikuwaki gw’eyampa obukumi
Ampisa mu bitomi yegwe sabalwanyi
Siliva woli gwe eyawandika olutambi
Lwobulamu bwange byona gw’agera
Munange nga bwondaba ninga bwendi
Silina suubi walala yegwe suubi
Teri kinanema mukama womba kumpi
Eriiso lyo lirindaba yona jendiba

Abeekise mumakuubo ndibawangula, ndibawangula eeh
Enzijji mumakuubo ndiziwangula, ndiziwangula eeh
Abeekise mumakuubo ndibawangula, ndibawangula, ndibawangula
Enzijji mumakuubo ndiziwangula, ndiziwangula, ndiziwangula

Tumutendereze tutendereze omutonzi
Wentunula jonzijje eyo wansi mubikonge aah nina okukwebazanga
Newemberanga esuubi linzigwamu
Nzijukizanga nti plan zo zezisinga
Wenkusobyanga lamuza kiisa kyo
Tondeka kugwayo yade nga nemwa nyo
Munange nga bwondaba ninga bwendi
Sirina suubi walala yegwe suubi
Teri kinanema mukama womba kumpi
Eriiso lyo lirindaba yona jendiba

Abeekise mumakuubo ndibawangula, ndibawangula eeh
Enzijji mumakuubo ndiziwangula, ndiziwangula eeh
Abeekise mumakuubo ndibawangula, ndibawangula, ndibawangula
Enzijji mumakuubo ndiziwangula, ndiziwangula, ndiziwangula

Aaah nsembeza nteka kumpi mukama nsembeza

Read Bareke abo lyrics by Pallaso

Share: Ndikuwaki Lyrics by Pallaso

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.