Uuuh uuh!
Aaah!

Abakyala balabye
Balabye
Ba maama balabye eh
Balabye
Nkugambye balabye eh
Balabye
Abakyala balabye
Balabye

Ne bw’aba yasoma atya
Abamu tebamubalaamu ka buntu
Ng’olwo kw’otadde
Buli asanze okukwana
Ye n’amala agaana
Abamu ensonyi bazifuula busungu
Nti oyo malaaya
Mbadde nnyamba buyambi
Era nga bw’omanyi
N’abakyala bayiiya
Bakola ensimbi
Abeereko bw’anaaba
Naye bwe ziwera
Nti oyo malaaya
Abadde yeetunda
Ooh oh nga balabye
Nga balabye eh

Abakyala balabye eh eh
Balabye
Ba maama balabye eh
Balabye
Nkugambye balabye eh
Balabye
Abakyala balabye eh
Balabye

Emirimu bafuna gya wansi
Ky’ova olaba (Ky’ova olaba)
Abamu okubakuza
Waliwo bye babasaba
Balina n’enjogera
Emmese ne bw’egejja etya
Naye kye mbuuza
Yo kkapa yenkanawa?
Ndaba tekiwa makulu
Okusiiya buli gw’osanze (gw’osanze)
Tubawe ekitiibwa, aah oh oh
Beebo abatulabirira bambi (ooh)
Ne batulabirira (oh)
Ooh oh

Abakyala balabye (balabye)
Balabye
Ba maama balabye eh (balabye)
Balabye
Nkugambye balabye eh (balabye)
Balabye
Abakyala balabye
Balabye

Oh! (oh)
Nze ŋamba basaana ekitiibwa (ekitiibwa)
Abo abakola buli kamu nga tebeeganya
Ah oh ooh uh
Wo ooh
Respect to all the mothers (mothers)
Abakola nga tebatudde
Eeh yi eeh, ooh
Balabye, balabye

Balabye (balabye)
Nkugambye balabye eh (balabye)
Balabye
Ba maama balabye eh eh (balabye)
Balabye (balabye)
Eeh eh
Balabye

Abakyala balabye (balabye)
Balabye
Ba maama balabye eh (balabye)
Balabye
Nkugambye balabye eh (balabye)
Balabye
Abakyala balabye eh
Balabye

Read Omusomesa Lyrics by Jamal

Read Abakyala Balabye Lyrics by Jamal

📣 Do you find Musiclyfer useful? Follow us on Facebook(@musiclyfer) and stay updated.